OBUWEREZA KYE KI?
Ekitabo kino kikuyamba okumanya lwaki watondebwa, Omuwereza yani? Okuyitibwa kyeki? Omulonde yani? Ofunaki mu kuwereza Katonda? Kiki ekikwawula ku bawereza abalala? Kitwaala ki okuwereza Katonda? Obulamu bw'omuwereza, Obuvunanyizibwa bw’omuwereza, Okuzimba enkolagana ne Katonda, n'ebilaala.
Ekitabo kino kyongela okuyigiriza oba okulaga nti, 'Ogenda naki nga Katonda akutumye okumuwereza?
Balonda batya abawereza?
Okuwaayo Abaana eri Katonda.
Era kikubangula kungeri y'Okubatiza, Okusembera, n’Okugatta abagore.
Tosaana kukisubwa, kifune kigenda kuyamba n'okuddamu ebibuuzo byona.











